Добавить
Уведомления

6 bafudde mu kabenje e Namutumba

Abantu mukaaga bafiiriddewo oluvanyuma lwakabenje okugwa nga kivudde ku takisi okwabika omupiira neegwa neyeevulungula . Akabenje kano kagudde mu kifo ekiyitibwa Magadha ku luguudo oluva e Namutumba okudda e Mbale . Abantu abalala musanvu balumiziddwa era nebaddusibwa mu ddwaliro e Iganga . Poliisi egamba babiri bafiiddewo ate bana nebafiira mu ddwaliro. Emirambo gitwaliddwa mu ggwanika e Iganga nga poliisi bwelinda abenganda #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda

12+
14 просмотров
2 года назад
21 декабря 2023 г.

, чтобы оставлять комментарии